Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Oluyimba lwa Sulemaani

Essuula

1 2 3 4 5 6 7 8

Ebirimu

  • OMUWALA OMUSULAMU MU LUSIISIRA LWA KABAKA SULEMAANI (1:1–3:5)

    • 1

      • Oluyimba olusinga ennyimba zonna (1)

      • Omuwala (2-7)

      • Abawala ba Yerusaalemi (8)

      • Kabaka (9-11)

        • “Tujja kukukolera amajolobero aga zzaabu” (11)

      • Omuwala (12-14)

        • ‘Omwagalwa wange alinga akasawo akawunya obulungi akalimu miira’ (13)

      • Omusumba (15)

        • “Olabika bulungi omwagalwa wange”

      • Omuwala (16, 17)

        • “Omwagalwa wange olabika bulungi” (16)

    • 2

      • Omuwala (1)

        • ‘Ndi kimuli eky’omu lusenyi’

      • Omusumba (2)

        • ‘Omwagalwa wange alinga eddanga’

      • Omuwala (3-14)

        • ‘Temugolokosa kwagala kwange okutuusa we kulyagalira’ (7)

        • Ebigambo by’omusumba (10b-14)

          • “Nnalulungi wange, jjangu tugende” (10b, 13)

      • Bannyina b’omuwala (15)

        • “Mutukwatire ebibe”

      • Omuwala (16, 17)

        • “Omwagalwa wange, wange, nange ndi wuwe” (16)

      • 3 Omuwala (1-5)

        • ‘Ekiro nnanoonya oyo gwe njagala’ (1)

  • OMUWALA OMUSULAMU MU YERUSAALEMI (3:6–8:4)

    • 3

      • Abawala ba Sayuuni (6-11)

        • Sulemaani n’abaamuwerekerako

    • 4

      • Omusumba (1-5)

        • “Olabika bulungi, omwagalwa wange” (1)

      • Omuwala (6)

      • Omusumba (7-16a)

        • ”Mugole wange, otutte omutima gwange” (9)

      • Omuwala (16b)

    • 5

      • Omusumba (1a)

      • Abakazi b’e Yerusaalemi (1b)

        • “Mutamiire omukwano!”

      • Omuwala (2-8)

        • Attottola bye yaloose

      • Abawala ba Yerusaalemi (9)

        • “Kiki omwagalwa wo ky’asinza omwagalwa omulala yenna?”

      • Omuwala (10-16)

        • “Ne bw’aba mu bantu omutwalo aba wa njawulo nnyo” (10)

    • 6

      • Abawala ba Yerusaalemi (1)

      • Omuwala (2, 3)

        • “Omwagalwa wange, wange, nange ndi wuwe” (3)

      • Kabaka (4-10)

        • “Olabika bulungi nga Tiruza” (4)

        • Abakazi bye baayogera (10)

      • Omuwala (11, 12)

      • Kabaka (n’abalala) (13a)

      • Omuwala (13b)

      • Kabaka (n’abalala) (13c)

    • 7

      • Kabaka (1-9a)

        • ‘Ng’osanyusa, ggwe omuwala gwe njagala’ (6)

      • Omuwala (9b-13)

        • “Nze ndi wa mwagalwa wange, era nze gw’ayagala.” (10)

    • 8

      • Omuwala (1-4)

        • “Singa wali nga mwannyinaze” (1)

  • OMUWALA OMUSULAMU AKOMAWO, OBWESIGWA BWE BUKAKASIBWA (8:5-14)

    • 8

      • Bannyina b’omuwala (5a)

        • ‘Ani oyo eyeesigamye ku mwagalwa we?’

      • Omuwala (5b-7)

        • “Okwagala kwa maanyi ng’okufa” (6)

      • Bannyina b’omuwala (8, 9)

        • “Bw’aba bbugwe, . . . naye bw’aba luggi, . . .” (9)

      • Omuwala (10-12)

        • “Ndi bbugwe” (10)

      • Omusumba (13)

        • ‘Ka mpulire eddoboozi lyo’

      • Omuwala (14)

        • “Wenyuka ng’enjaza”