Bipya Ki Ebiri ku JW.ORG

2024-11-19

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

By’Oyinza Okwesomesa​—⁠Beera Muvumu ng’Opikirizibwa

Kiki kye tuyigira ku ngeri Yeremiya ne Ebedumereki gye baayolekamu obuvumu?

2024-11-19

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

Ekibuuzo Ekyangu Buli Omu ky’Asobola Okubuuza

Okufaananako Mary, naawe osobola okutandika okuyigiriza abantu bangi Bayibuli ng’obabuuza ekibuuzo ekyangu.

2024-11-19

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

Tuyinza Tutya Okuba ab’Emikwano aba Nnamaddala

Bayibuli eraga obukulu bw’okuba n’emikwano egya nnamaddala mu biseera ebizibu.

2024-11-19

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

Weewale Okwetwala Nti Oli wa Kitalo ng’Abantu Bangi Bwe Beetwala

Abantu bangi baagala nnyo okuweebwa ebitiibwa oba okuyisibwa mu ngeri ey’enjawulo ku balala. Weetegereze egimu ku misingi gya Bayibuli egisobola okutuyamba okwewala endowooza ng’eyo.

2024-11-19

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

“Sibeerangako Nzekka”

Soma olabe ensonga lwaki Angelito Balboa yali mukakafu nti Yakuwa yalinga naye, ne bwe yabanga ayita mu bizibu eby’amaanyi.

2024-11-19

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

Febwali 2025

Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Apuli 14–​Maayi 4, 2025.

2024-11-11

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA

Maaki–Apuli 2025

2024-11-11

ABAVUBUKA BABUUZA

Nnyinza Ntya Okulekera Awo Okuba ow’Ensonyi?

Tokkiriza nsonyi kukulemesa kukola mikwano gya nnamaddala oba okukola ebintu ebinaakuzimba.

2024-11-11

ABAVUBUKA BABUUZA

Nnyinza Ntya Okwewala Okukola Ekibi nga Nkemeddwa?

Laba ebintu bisatu ebisobola okukuyamba okwewala okutwalirizibwa okwegomba okubi.