Buuka ogende ku bubaka obulimu

Bavubuka Banno Kye Bagamba

Laba vidiyo eziraga ebizibu abavubuka mu nsi yonna bye boolekagana nabyo n’engeri gye babivvuunukamu.

 

Nyinza Kwogera Ntya ne Bazadde Bange?

Mulimu emiganyulo mingi nnyo.

Abavubuka Kye Boogera ku Masimu

Abavubuka bangi essimu bagitwala okuba ekintu eky’omuwendo ennyo ekibasobozesa okuwuliziganya obulungi ne mikwano gyabwe. Omuntu bw’aba alina essimu, aba na miganyulo ki era afuna buzibu ki?

Nnyinza Ntya Okugumira Okuyiikirizibwa?

Oyo akuyiikiriza tosobola kumukyusa, naye osobola okukyusa engeri gye weeyisaamu nga bakuyiikirizza.

Nze Ani?

Okumanya eky’okuddamu kisobola okukuyamba okwaŋŋanga ebizibu by’ofuna.

Nnyinza Ntya Okuziyiza Okupikirizibwa Okwegatta nga Sinnayingira Bufumbo?

Amagezi ga mirundi esatu okuva mu Bayibuli gasobola okukuyamba okuziyiza okupikirizibwa.

Bayibuli Eyinza Etya Okunnyamba?

Okumanya eky’okuddamu kijja kukuyamba okufuna essanyu mu bulamu.

Ebindeetera Okuba n’Okukkiriza—Okunywerera ku Mitindo Gya Katonda

Abavubuka boogera ku ngeri gye beewalamu ebizibu ebitera okutuuka ku abo be basoma nabo.

Nnyinza Ntya Okutereeza Ensobi Zange?

Okutereeza ensobi zo kiyinza obutaba kizibu nnyo nga bw’olowooza.