Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

1 Timoseewo

Essuula

1 2 3 4 5 6

Ebirimu

  • 1

    • Okulamusa (1, 2)

    • Alabulwa okwewala abayigiriza eby’obulimba (3-11)

    • Ekisa eky’ensusso ekyalagibwa Pawulo (12-16)

    • Kabaka ow’emirembe n’emirembe (17)

    • ‘Lwana olutalo olulungi’ (18-20)

  • 2

    • Okusabiranga abantu aba buli ngeri (1-7)

      • Katonda omu, omutabaganya omu (5)

      • Yawaayo ekinunulo ku lwa bonna (6)

    • Okubuulirira eri abasajja n’abakazi (8-15)

      • Mwambale mu ngeri esaanira (9, 10)

  • 3

    • Ebisaanyizo by’abalabirizi (1-7)

    • Ebisaanyizo by’abaweereza (8-13)

    • Ekyama ekitukuvu eky’okwemalira ku Katonda (14-16)

  • 4

    • Okulabula okukwata ku njigiriza za badayimooni (1-5)

    • Okufuuka omuweereza omulungi owa Kristo (6-10)

      • Okutendeka omubiri n’okwemalira ku Katonda (8)

    • Ssaayo omwoyo ku kuyigiriza kwo (11-16)

  • 5

    • Engeri y’okuyisaamu abakulu n’abato (1, 2)

    • Okuyamba bannamwandu (3-16)

      • Okulabirira ab’omu maka (8)

    • Okussa ekitiibwa mu bakadde abakola ennyo (17-25)

      • “Onywangako katono ku mwenge olw’olubuto lwo” (23)

  • 6

    • Abaddu bawe bakama baabwe ekitiibwa (1, 2)

    • Abayigiriza eby’obulimba n’abaagala ssente (3-10)

    • Okubuulirira eri omusajja wa Katonda (11-16)

    • Bakolenga ebirungi (17-19)

    • Kuuma kye wateresebwa (20, 21)