LAGA Ebitabo by'Omu Bayibuli Olubereberye Okuva Eby’Abaleevi Okubala Ekyamateeka Yoswa Ekyabalamuzi Luusi 1 Samwiri 2 Samwiri 1 Bassekabaka 2 Bassekabaka 1 Ebyomumirembe Ekisooka 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri Ezera Nekkemiya Eseza Yobu Zabbuli Engero Omubuulizi Oluyimba lwa Sulemaani Isaaya Yeremiya Okukungubaga Ezeekyeri Danyeri Koseya Yoweeri Amosi Obadiya Yona Mikka Nakkumu Kaabakuuku Zeffaniya Kaggayi Zekkaliya Malaki Matayo Makko Lukka Yokaana Ebikolwa Abaruumi 1 Abakkolinso 2 Abakkolinso Abaggalatiya Abeefeso Abafiripi Abakkolosaayi 1 Abassessalonika 2 Abassessalonika 1 Timoseewo 2 Timoseewo Tito Firemooni Abebbulaniya Yakobo 1 Peetero 2 Peetero 1 Yokaana 2 Yokaana 3 Yokaana Yuda Okubikkulirwa Essuula 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 17 18 19 20 21 22 23 24 25 2 Bassekabaka Essuula 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 17 18 19 20 21 22 23 24 25 Ebirimu 1 Eriya alagula okufa kwa Akaziya (1-18) 2 Eriya atwalibwa mu mbuyaga (1-18) Erisa afuna ekyambalo kya Eriya (13, 14) Erisa alongoosa amazzi g’omu Yeriko (19-22) Eddubu litta abaana mu Beseri (23-25) 3 Yekolaamu, kabaka wa Isirayiri (1-3) Mowaabu ejeemera Isirayiri (4-25) Mowaabu ewangulwa (26, 27) 4 Erisa ayaza amafuta ga nnamwandu (1-7) Omukazi Omusunamu akyaza Erisa (8-16) Omukazi afuna omwana; omwana afa (17-31) Erisa azuukiza omwana (32-37) Erisa akola ekyamagero enva ne zisobola okuliika (38-41) Erisa akola ekyamagero emmere n’eba nnyingi (42-44) 5 Erisa awonya Naamani ebigenge (1-19) Gekazi ow’omululu afuna ebigenge (20-27) 6 Erisa abbulula embazzi mu mazzi (1-7) Erisa n’Abasuuli (8-23) Amaaso g’omuweereza wa Erisa gazibulwa (16, 17) Abasuuli baziba amaaso (18, 19) Enjala egwa mu Samaliya (24-33) 7 Erisa alagula nti enjala ejja kukoma (1, 2) Emmere esangibwa mu lusiisira lw’Abasuuli lwe baabulidde (3-15) Obunnabbi bwa Erisa butuukirira (16-20) 8 Omukazi Omusunamu addizibwa ettaka lye (1-6) Erisa, Beni-kadadi, ne Kazayeeri (7-15) Yekolaamu, kabaka wa Yuda (16-24) Akaziya, kabaka wa Yuda (25-29) 9 Yeeku afukibwako amafuta okuba kabaka wa Isirayiri (1-13) Yeeku atta Yekolaamu ne Akaziya (14-29) Yezebeeri attibwa; embwa zirya omulambo gwe (30-37) 10 Yeeku atta ab’ennyumba ya Akabu (1-17) Yekonadaabu yeegatta ku Yeeku (15-17) Yeeku atta abasinza ba Bbaali (18-27) Obufuzi bwa Yeeku (28-36) 11 Asaliya awamba obwakabaka (1-3) Yekowaasi afuulibwa kabaka mu kyama (4-12) Asaliya attibwa (13-16) Yekoyaada aleetawo enkyukakyuka (17-21) 12 Yekowaasi, kabaka wa Yuda (1-3) Yekowaasi addaabiriza yeekaalu (4-16) Abasuuli balumba Yerusaalemi (17, 18) Yekowaasi attibwa (19-21) 13 Yekoyakazi, kabaka wa Isirayiri (1-9) Yekowaasi, kabaka wa Isirayiri (10-13) Erisa agezesa Yekowaasi (14-19) Erisa afa; omusajja akoona ku magumba ge n’azuukira (20, 21) Obunnabbi bwa Erisa obwasembayo butuukirira (22-25) 14 Amaziya, kabaka wa Yuda (1-6) Olutalo ne Edomu ne Isirayiri (7-14) Yekowaasi afa (15, 16) Amaziya afa (17-22) Yerobowaamu II, kabaka wa Isirayiri (23-29) 15 Azaliya, kabaka wa Yuda (1-7) Bakabaka ba Isirayiri abaasembayo: Zekkaliya (8-12), Salumu (13-16), Menakemu (17-22), Pekakiya (23-26), Peka (27-31) Yosamu, kabaka wa Yuda (32-38) 16 Akazi, kabaka wa Yuda (1-6) Akazi agula Abaasuli (7-9) Akazi akoppa ekyoto ky’abasinza ab’obulimba (10-18) Akazi afa (19, 20) 17 Koseya, kabaka wa Isirayiri (1-4) Okugwa kwa Isirayiri (5, 6) Abayisirayiri bawaŋŋangusibwa olw’okuva ku Katonda (7-23) Abagwira basenzebwa mu bibuga by’omu Samaliya (24-26) Okusinza kw’Abasamaliya (27-41) 18 Keezeekiya, kabaka wa Yuda (1-8) Okugwa kwa Isirayiri (9-12) Sennakeribu alumba Yuda (13-18) Labusake asoomooza Yakuwa (19-37) 19 Keezeekiya anoonya obuyambi bwa Yakuwa okuyitira mu Isaaya (1-7) Sennakeribu atiisatiisa Yerusaalemi (8-13) Essaala ya Keezeekiya (14-19) Isaaya ayogera Yakuwa ky’agambye (20-34) Malayika atta Abaasuli 185,000 (35-37) 20 Keezeekiya alwala ate n’assuuka (1-11) Ababaka okuva e Babulooni (12-19) Keezeekiya afa (20, 21) 21 Manase kabaka wa Yuda; ayiwa omusaayi (1-18) Yerusaalemi kya kuzikirizibwa (12-15) Amoni kabaka wa Yuda (19-26) 22 Yosiya, kabaka wa Yuda (1, 2) Ebikwata ku kuddaabiriza yeekaalu (3-7) Ekitabo ky’Amateeka kizuulibwa (8-13) Obunnabbi bwa Kuluda (14-20) 23 Yosiya aleetawo enkyukakyuka (1-20) Okuyitako kukwatibwa (21-23) Yosiya aleetawo enkukakyuka endala (24-27) Yosiya afa (28-30) Yekoyakazi, kabaka wa Yuda (31-33) Yekoyakimu, kabaka wa Yuda (34-37) 24 Yekoyakimu ajeema era afa (1-7) Yekoyakini, kabaka wa Yuda (8, 9) Okuwaŋŋangusibwa e Babulooni okwasooka (10-17) Zeddeekiya, kabaka wa Yuda; ajeema (18-20) 25 Nebukadduneeza azingiza Yerusaalemi (1-7) Yerusaalemi ne yeekaalu bizikirizibwa; okuwaŋŋangusibwa okw’okubiri (8-21) Gedaliya afuulibwa gavana (22-24) Gedaliya atemulwa; abantu baddukira e Misiri (25, 26) Yekoyakini ateebwa e Babulooni (27-30) Ebivuddeko Ebiddako Sindika ku Pulinta Weereza Abalala Weereza Abalala 2 Bassekabaka—Ebirimu ENKYUSA EY'ENSI EMPYA EY'EBYAWANDIIKIBWA EBITUKUVU 2 Bassekabaka—Ebirimu Luganda 2 Bassekabaka—Ebirimu https://cms-imgp.jw-cdn.org/img/p/1001061100/univ/wpub/1001061100_univ_sqr_xl.jpg nwt 2 Bassekabaka lup. 524-630