LAGA Ebitabo by'Omu Bayibuli Olubereberye Okuva Eby’Abaleevi Okubala Ekyamateeka Yoswa Ekyabalamuzi Luusi 1 Samwiri 2 Samwiri 1 Bassekabaka 2 Bassekabaka 1 Ebyomumirembe Ekisooka 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri Ezera Nekkemiya Eseza Yobu Zabbuli Engero Omubuulizi Oluyimba lwa Sulemaani Isaaya Yeremiya Okukungubaga Ezeekyeri Danyeri Koseya Yoweeri Amosi Obadiya Yona Mikka Nakkumu Kaabakuuku Zeffaniya Kaggayi Zekkaliya Malaki Matayo Makko Lukka Yokaana Ebikolwa Abaruumi 1 Abakkolinso 2 Abakkolinso Abaggalatiya Abeefeso Abafiripi Abakkolosaayi 1 Abassessalonika 2 Abassessalonika 1 Timoseewo 2 Timoseewo Tito Firemooni Abebbulaniya Yakobo 1 Peetero 2 Peetero 1 Yokaana 2 Yokaana 3 Yokaana Yuda Okubikkulirwa Essuula 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 17 18 19 20 21 22 Okubikkulirwa Essuula 1 2 3 4 5 6 7 8 9 10 11 12 13 14 15 16 17 18 19 20 21 22 Ebirimu 1 Okubikkulirwa okuva eri Katonda, okuyitira mu Yesu (1-3) Okulamusa eri ebibiina omusanvu (4-8) “Nze Alufa era nze Omega” (8) Yokaana mu lunaku lwa Mukama waffe (9-11) Alaba Yesu mu kwolesebwa (12-20) 2 Obubaka eri Efeso (1-7), eri Sumuna (8-11), eri Perugamo (12-17), eri Suwatira (18-29) 3 Obubaka eri Saadi (1-6), eri Firaderufiya (7-13), eri Lawodikiya (14-22) 4 Alaba Yakuwa mu kwolesebwa (1-11) Yakuwa ng’atudde ku ntebe ye ey’obwakabaka (2) Abakadde 24 nga bali ku ntebe z’obwakabaka (4) Ebiramu ebina (6) 5 Omuzingo oguliko obubonero omusanvu (1-5) Omwana gw’endiga akwata omuzingo (6-8) Omwana gw’endiga agwanidde okubembula obubonero (9-14) 6 Omwana gw’endiga abembula obubonero omukaaga obusooka (1-17) Omuwanguzi ali ku mbalaasi enjeru (1, 2) Eyeebagadde embalaasi emmyufu aggyawo emirembe (3, 4) Eyeebagadde embalaasi enzirugavu aleeta enjala (5, 6) Eyeebagadde embalaasi ensiiwuufu ayitibwa Kufa (7, 8) Abattibwa abali wansi w’ekyoto (9-11) Musisi ow’amaanyi (12-17) 7 Bamalayika bana abakutte empewo ennya (1-3) 144,000 bassibwako akabonero (4-8) Ab’ekibiina ekinene abambadde engoye enjeru (9-17) 8 Akabonero ak’omusanvu kabembulwa (1-6) Okufuuwa amakondeere omusanvu (7-12) Ebibonyoobonyo bisatu birangirirwa (13) 9 Ekkondeere ery’okutaano (1-11) Ekibonyoobonyo ekimu kiggwaako, ebirala bibiri bijja (12) Ekkondeere ery’omukaaga (13-21) 10 Malayika ow’amaanyi ng’akutte omuzingo omutono (1-7) “Tewajja kubaawo kulwa nate” (6) Ekyama ekitukuvu kya kukomekkerezebwa (7) Yokaana alya omuzingo omutono (8-11) 11 Abajulirwa ababiri (1-13) Abajulirwa ababiri boogera eby’obunnabbi okumala ennaku 1,260 nga bambadde ebibukutu (3) Battibwa; tebaziikibwa (7-10) Balamuka oluvannyuma lw’ennaku ssatu n’ekitundu (11, 12) Ekibonyoobonyo eky’okubiri kiggwaako, eky’okusatu kijja (14) Ekkondeere ery’omusanvu (15-19) Obwakabaka bwa Mukama waffe n’obwa Kristo we (15) Abo aboonoona ensi ba kuzikirizibwa (18) 12 Omukazi, omwana ow’obulenzi, n’ogusota (1-6) Mikayiri alwana n’ogusota (7-12) Ogusota gusuulibwa ku nsi (9) Omulyolyomi amanyi nti alina akaseera katono (12) Ogusota guyigganya omukazi (13-17) 13 Ensolo ey’emitwe omusanvu eva mu nnyanja (1-10) Ensolo ey’amayembe abiri eva mu ttaka (11-13) Ekifaananyi ky’ensolo ey’emitwe omusanvu (14, 15) Akabonero k’ensolo n’ennamba yaayo (16-18) 14 Omwana gw’endiga ne 144,000 (1-5) Obubaka okuva eri bamalayika basatu (6-12) Malayika alangirira amawulire amalungi (6, 7) Balina omukisa abo abafiira mu Kristo (13) Amakungula g’ensi ag’emirundi ebiri (14-20) 15 Bamalayika musanvu n’ebibonyoobonyo musanvu (1-8) Oluyimba lwa Musa n’olw’Omwana gw’Endiga (3, 4) 16 Ebibya omusanvu eby’obusungu bwa Katonda (1-21) Biyiibwa ku nsi (2), ku nnyanja (3), ku migga ne ku nsulo z’amazzi (4-7), ku njuba (8, 9), ku ntebe y’obwakabaka ey’ensolo (10, 11), ku Mugga Fulaati (12-16), ne ku mpewo (17-21) Olutalo lwa Katonda ku Amagedoni (14, 16) 17 “Babulooni Ekinene” kisalirwa omusango (1-18) Malaaya omukulu atuula ku nsolo emmyufu (1-3) Ensolo ‘yaliwo, tekyaliwo, naye ya kuva mu bunnya’ (8) Amayembe ekkumi ga kulwanyisa Omwana gw’Endiga (12-14) Amayembe ekkumi gakyawa malaaya (16, 17) 18 Okugwa kwa “Babulooni Ekinene” (1-8) “Mukifulumemu abantu bange” (4) Okukungubaga olw’okugwa kwa Babulooni (9-19) Eggulu lisanyuka olw’okugwa kwa Babulooni (20) Babulooni kya kusuulibwa mu nnyanja ng’ejjinja (21-24) 19 Mutendereze Yakuwa olw’emisango gy’asaze (1-10) Embaga y’Omwana gw’Endiga (7-9) Omwebagazi w’embalaasi enjeru (11-16) Ekijjulo kya Katonda ekinene (17, 18) Ensolo ewangulwa (19-21) 20 Sitaani asibibwa emyaka 1,000 (1-3) Abanaafuga ne Kristo emyaka 1,000 (4-6) Sitaani asumululwa, oluvannyuma n’azikirizibwa (7-10) Abafu balamulwa mu maaso g’entebe enjeru (11-15) 21 Eggulu eriggya n’ensi empya (1-8) Tewalibaawo kufa (4) Ebintu byonna bizziddwa buggya (5) Endabika ya Yerusaalemi ekiggya (9-27) 22 Omugga gw’amazzi ag’obulamu (1-5) Okufundikira (6-21) ‘Jjangu! Nywa amazzi ag’obulamu ku bwereere’ (17) “Jjangu, Mukama waffe Yesu” (20) Ebivuddeko Ebiddako Sindika ku Pulinta Weereza Abalala Weereza Abalala Okubikkulirwa—Ebirimu ENKYUSA EY'ENSI EMPYA EY'EBYAWANDIIKIBWA EBITUKUVU Okubikkulirwa—Ebirimu Luganda Okubikkulirwa—Ebirimu https://cms-imgp.jw-cdn.org/img/p/1001061100/univ/wpub/1001061100_univ_sqr_xl.jpg nwt Okubikkulirwa lup. 1640-1955