A7-G
Ebintu Ebikulu Ebyaliwo mu Bulamu bwa Yesu ku Nsi Yesu Amaliriza Obuweereza Bwe mu Yerusaalemi (Ekitundu 1)
EKISEERA |
EKIFO |
EKYALIWO |
MATAYO |
MAKKO |
LUKKA |
YOKAANA |
---|---|---|---|---|---|---|
33, Nisaani 8 |
Bessaniya |
Yesu atuuka ng’ebulayo ennaku mukaaga Okuyitako kutuuke |
||||
Nisaani 9 |
Bessaniya |
Maliyamu afuka amafuta ku mutwe gwa Yesu |
||||
Bessaniya-Besufaage-Yerusaalemi |
Ayingira Yerusaalemi mu kitiibwa, yeebagala endogoyi |
|||||
Nisaani 10 |
Bessaniya-Yerusaalemi |
Akolimira omutiini; addamu okulongoosa yeekaalu |
||||
Yerusaalemi |
Bakabona abakulu n’abawandiisi bakola olukwe okutta Yesu |
|||||
Yakuwa ayogera; Yesu ayogera ku kufa kwe; obutakkiriza bw’Abayudaaya butuukiriza obunnabbi bwa Isaaya |
||||||
Nisaani 11 |
Bessaniya-Yerusaalemi |
Essomo ku mutiini ogwakala |
||||
Yerusaalemi, yeekaalu |
Bawakanya obuyinza bwe; olugero lw’abaana ababiri |
|||||
Engero: abalimi abatemu, embaga y’obugole |
||||||
Addamu ebibuuzo ebikwata ku Katonda ne Kayisaali, ku kuzuukira, ku tteeka erisingayo obukulu |
||||||
Abuuza obanga Kristo mwana wa Dawudi |
||||||
Agamba nti zisanze abawandiisi n’Abafalisaayo |
||||||
Yeetegereza nnamwandu awaayo ssente |
||||||
Olusozi olw’Emizeyituuni |
Ayogera ku kubeerawo kwe |
|||||
Engero: abawala ekkumi embeerera, ttalanta, endiga n’embuzi |
||||||
Nisaani 12 |
Yerusaalemi |
Bakola olukwe okumutta |
||||
Yuda ateekateeka okumulyamu olukwe |
||||||
Nisaani 13 (Olwokuna olweggulo) |
Kumpi ne Yerusaalemi ne mu Yerusaalemi |
Ateekateeka okukwata Okuyitako okusembayo |
||||
Nisaani 14 |
Yerusaalemi |
Akwata Okuyitako n’abatume |
||||
Anaaza abatume ebigere |