Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

B14

Eby’Obusuubuzi

  • Ebipimo by’Ebintu Ebifukibwa

  • Koro (basi 10 / yini 60)

    lita 220

  • Basi (yini 6)

    lita 22

  • Yini (logu 12)

    lita 3.67

  • Logu (1⁄12 ekya yini)

    lita 0.31

  • Ebipimo by’Ebintu Ebikalu

  • Komeri (koro 1 / efa 10)

    lita 220

  • Efa (seya 3 / kkomero 10)

    lita 22

  • Seya (kkomero 31⁄3)

    lita 7.33

  • Kkomero (kaabu 14⁄5)

    lita 2.2

  • Kaabu

    lita 1.22

  • Kilo

    lita 1.08

  • Ebipimo by’Obuwanvu

  • Olumuli oluwanvu (emikono emiwanvu 6)

    mita 3.11 / ffuuti 10.2

  • Olumuli (emikono 6)

    mita 2.67 / ffuuti 8.75

  • Ekifuba

    mita 1.8 / ffuuti 6

  • Omukono omuwanvu (Embatu 7)

    sentimita 51.8 / inci 20.4

  • Omukono (enta 2 / embatu 6)

    sentimita 44.5 / inci 17.5

  • Omukono omumpi

    sentimita 38 / inci 15

  • Sitadiya 1 ey’Abaruumi 1⁄8 ekya mayiro y’Abaruumi

    = mita 185 / ffuuti 606.95

  1. 1 Obugazi bw’olugalo (1⁄4 eky’olubatu)

    sentimita 1.85 / inci 0.73

  2. 2 Ekibatu (obugazi bw’engalo 4)

    sentimita 7.4 / inci 2.9

  3. 3 Oluta (Ebibatu 3)

    sentimita 22.2/ inci 8.75