Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

B12-A

Ebyaliwo nga Yesu Anaatera Okuttibwa (Ekitundu 1)

Yerusaalemi n’Ebitundu Ebiriraanyeewo

  1. Yeekaalu

  2. Ennimiro y’e Gesusemane (?)

  3. Olubiri lwa Gavana

  4. Ennyumba ya Kayaafa (?)

  5. Olubiri lwa Kerode Antipasi (?)

  6. Ekidiba Besuzasa

  7. Ekidiba ky’e Sirowamu

  8. Olukiiko Olukulu olw’Abayudaaya mwe Lwatuulanga (?)

  9. Ggologoosa (?)

  10. Akerudama (?)

    Genda ku:  Nisaani 8 |  Nisaani 9 |  Nisaani 10 |  Nisaani 11

 Nisaani 8 (Ssabbiiti)

ENJUBA EGWA (Olunaku lw’Abayudaaya lutandika enjuba yaakagwa)

  • Atuuka e Bessaniya ng’ebula ennaku mukaaga embaga ey’Okuyitako etuuke

ENJUBA EVAAYO

ENJUBA EGWA

 Nisaani 9

ENJUBA EGWA

  • Aliira wamu ne Simooni omugenge

  • Maliyamu amufukako amafuta agayitibwa naludo

  • Abayudaaya bajja okulaba Yesu ne Laazaalo

ENJUBA EVAAYO

  • Ayingira Yerusaalemi mu kitiibwa

  • Ayigiriza mu yeekaalu

ENJUBA EGWA

 Nisaani 10

ENJUBA EGWA

  • Asula e Bessaniya

ENJUBA EVAAYO

  • Ayingira mu Yerusaalemi ku makya ennyo

  • Agoba abasuubuzi mu yeekaalu

  • Yakuwa ayogera ng’asinziira mu ggulu

ENJUBA EGWA

 Nisaani 11

ENJUBA EGWA

ENJUBA EVAAYO

  • Ayigiriza mu yeekaalu ng’akozesa engero

  • Anenya Abafalisaayo

  • Alaba nnamwandu ky’awaayo

  • Ng’ali ku Lusozi olw’Emizeyituuni ayogera ku kuzikirizibwa kwa Yerusaalemi, ne ku kabonero ak’okubeerawo kwe

ENJUBA EGWA