B5
Weema Entukuvu ne Kabona Asinga Obukulu
Ebintu by’Omu Weema Entukuvu
-
1 Essanduuko (Kuv 25:10-22; 26:33)
-
2 Olutimbe (Kuv 26:31-33)
-
3 Empagi Ewanirira Olutimbe (Kuv 26:31, 32)
-
4 Awatukuvu (Kuv 26:33)
-
5 Awasinga Obutukuvu (Kuv 26:33)
-
6 Olutimbe (Kuv 26:36)
-
7 Empagi Ewanirira Olutimbe (Kuv 26:37)
-
8 Akatoffaali ak’Ekikomo Akalimu Ekituli (Kuv 26:37)
-
9 Ekyoto eky’Obubaani (Kuv 30:1-6)
-
10 Emmeeza ey’Emigaati egy’Okulaga (Kuv 25:23-30; 26:35)
-
11 Ekikondo ky’Ettaala (Kuv 25:31-40; 26:35)
-
12 Omutanda Ogwa Kitaani (Kuv 26:1-6)
-
13 Omutanda ogw’Ebyoya by’Embuzi (Kuv 26:7-13)
-
14 Eky’Okubikkako eky’Amaliba g’Endiga Ennume (Kuv 26:14)
-
15 Eky’Okubikkako eky’Amaliba Amagonvu (Kuv 26:14)
-
16 Fuleemu (Kuv 26:15-18, 29)
-
17 Akatoffaali aka Ffeeza Akalimu Ekituli Akali Wansi wa Fuleemu (Kuv 26:19-21)
-
18 Omuti (Kuv 26:26-29)
-
19 Akatoffaali aka Ffeeza Akalimu Ekituli (Kuv 26:32)
-
20 Bbenseni ey’Ekikomo (Kuv 30:18-21)
-
21 Ekyoto eky’Ebiweebwayo Ebyokebwa (Kuv 27:1-8)
-
22 Oluggya (Kuv 27:17, 18)
-
23 Omulyango (Kuv 27:16)
-
24 Entimbe za Wuzi Eza Kitaani (Kuv 27:9-15)
Kabona Asinga Obukulu
Okuva essuula 28 ennyonnyola mu bujjuvu ebyambalo bya kabona wa Isirayiri asinga obukulu
-
Ekiremba (Kuv 28:39)
-
Akabonero Akatukuvu ak’Okwewaayo (Kuv 28:36; 29:6)
-
Ejjinja lya Sokamu (Kuv 28:9)
-
Akajegere (Kuv 28:14)
-
Eky’Omu Kifuba eky’Okulamuzisa Ekiriko Amayinja 12 ag’Omuwendo (Kuv 28:15-21)
-
Ekizibaawo Ekya Bbulu Ekitaliiko Mikono (Kuv 28:31)
-
Obude n’Enkomamawanga nga Bigenda Biddiriŋŋana (Kuv 28:33-35)
-
Ekkanzu ey’Ebyeso eya Kitaani Omulungi (Kuv 28:39)