Olukalala lw’Ebitabo bya Bayibuli
Ebitabo eby’Ebyawandiikibwa eby’Olwebbulaniya Ebyawandiikibwa ng’Embala Eno Tennatandika
ERINNYA LY’EKITABO |
EYAKIWANDIIKA |
GYE KYAWANDIIKIRWA |
KYAGGWA OKUWANDIIKA (E.E.T.) |
WE BYABEERERAWO (E.E.T.) |
---|---|---|---|---|
Olubereberye |
Musa |
Ddungu |
1513 |
“Ku lubereberye” okutuuka 1657 |
Okuva |
Musa |
Ddungu |
1512 |
1657-1512 |
Eby’Abaleevi |
Musa |
Ddungu |
1512 |
Omwezi 1 (1512) |
Okubala |
Musa |
Ddungu ne Nsenyi za Mowaabu |
1473 |
1512-1473 |
Ekyamateeka |
Musa |
Nsenyi za Mowaabu |
1473 |
Emyezi 2 (1473) |
Yoswa |
Yoswa |
Kanani |
a. 1450 |
1473–a. 1450 |
Ekyabalamuzi |
Samwiri |
Isirayiri |
a. 1100 |
a. 1450–a. 1120 |
Luusi |
Samwiri |
Isirayiri |
a. 1090 |
emyaka 11 egy’obufuzi bw’Abalamuzi |
1 Samwiri |
Samwiri; Gaadi; Nasani |
Isirayiri |
a. 1078 |
a. 1180-1078 |
2 Samwiri |
Gaadi; Nasani |
Isirayiri |
a. 1040 |
1077–a. 1040 |
1 Bassekabaka |
Yeremiya |
Yuda |
580 |
a. 1040-580 |
2 Bassekabaka |
Yeremiya |
Yuda ne Misiri |
580 |
a. 920-580 |
1 Ebyomumirembe |
Ezera |
Yerusaalemi (?) |
a. 460 |
Omuzingo 1 Oluvannyuma lwa 1 Ebyomumirembe 9:44: |
2 Ebyomumirembe |
Ezera |
Yerusaalemi (?) |
a. 460 |
a. 1077-537 |
Ezera |
Ezera |
Yerusaalemi |
a. 460 |
537–a. 467 |
Nekkemiya |
Nekkemiya |
Yerusaalemi |
v. 443 |
456–v. 443 |
Eseza |
Moluddekaayi |
Susani, Eramu |
a. 475 |
493–a. 475 |
Yobu |
Musa |
Ddungu |
a. 1473 |
Emyaka egisukka mu 140 wakati wa 1657 ne 1473 |
Zabbuli |
Dawudi n’abalala |
a. 460 |
||
Engero |
Sulemaani; Aguli; Lemweri |
Yerusaalemi |
a. 717 |
|
Omubuulizi |
Sulemaani |
Yerusaalemi |
t. 1000 |
|
Oluyimba lwa Sulemaani |
Sulemaani |
Yerusaalemi |
a. 1020 |
|
Isaaya |
Isaaya |
Yerusaalemi |
v. 732 |
a. 778–v. 732 |
Yeremiya |
Yeremiya |
Yuda; Misiri |
580 |
647-580 |
Okukungubaga |
Yeremiya |
Okumpi ne Yerusaalemi |
607 |
|
Ezeekyeri |
Ezeekyeri |
Babulooni |
a. 591 |
613–a. 591 |
Danyeri |
Danyeri |
Babulooni |
a. 536 |
618–a. 536 |
Koseya |
Koseya |
Samaliya (Essaza) |
v. 745 t. |
804–v. 745 |
Yoweeri |
Yoweeri |
Yuda |
a. 820 (?) |
|
Amosi |
Amosi |
Yuda |
a. 804 |
|
Obadiya |
Obadiya |
a. 607 |
||
Yona |
Yona |
a. 844 |
||
Mikka |
Mikka |
Yuda |
t. 717 |
a. 777-717 |
Nakkumu |
Nakkumu |
Yuda |
t. 632 |
|
Kaabakuuku |
Kaabakuuku |
Yuda |
a. 628 (?) |
|
Zeffaniya |
Zeffaniya |
Yuda |
t. 648 |
|
Kaggayi |
Kaggayi |
Yerusaalemi nga kizimbiddwa nate |
520 Ennaku |
112 (520) |
Zekkaliya |
Zekkaliya |
Yerusaalemi nga kizimbiddwa nate |
518 |
520-518 |
Malaki |
Malaki |
Yerusaalemi nga kizimbiddwa nate |
v. 443 |
Ebitabo eby’Ebyawandiikibwa eby’Oluyonaani Ebyawandiikibwa mu Mbala Eno
ERINNYA LY’EKITABO |
EYAKIWANDIIKA |
GYE KYAWANDIIKIRWA |
KYAGGWA OKUWANDIIKA (E.E.) |
WE BYABEERERAWO |
---|---|---|---|---|
Matayo |
Matayo |
Palesitayini |
a. 41 |
2 E.E.T.–33 E.E. |
Makko |
Makko |
Rooma |
a. 60-65 |
29-33 E.E. |
Lukka |
Lukka |
Kayisaliya |
a. 56-58 |
3 E.E.T.–33 E.E. |
Yokaana |
Omutume Yokaana |
Efeso, oba okuliraanawo |
a. 98 |
Oluvannyuma lw’ennyiriri 18 ezisooka, 29-33 E.E. |
Ebikolwa By’Abatume |
Lukka |
Rooma |
a. 61 |
33–a. 61 E.E. |
Abaruumi |
Pawulo |
Kkolinso |
a. 56 |
|
1 Abakkolinso |
Pawulo |
Efeso |
a. 55 |
|
2 Abakkolinso |
Pawulo |
Masedoniya |
a. 55 |
|
Abaggalatiya |
Pawulo |
Kkolinso oba Busuuli Antiyokiya |
a. 50-52 |
|
Abeefeso |
Pawulo |
Rooma |
a. 60-61 |
|
Abafiripi |
Pawulo |
Rooma |
a. 60-61 |
|
Abakkolosaayi |
Pawulo |
Rooma |
a. 60-61 |
|
1 Abassessalonika |
Pawulo |
Kkolinso |
a. 50 |
|
2 Abassessalonika |
Pawulo |
Kkolinso |
a. 51 |
|
1 Timoseewo |
Pawulo |
Masedoniya |
a. 61-64 |
|
2 Timoseewo |
Pawulo |
Rooma |
a. 65 |
|
Tito |
Pawulo |
Masedoniya (?) |
a. 61-64 |
|
Firemooni |
Pawulo |
Rooma |
a. 60-61 |
|
Abebbulaniya |
Pawulo |
Rooma |
a. 61 |
|
Yakobo |
Yakobo (muganda wa Yesu) |
Yerusaalemi |
t. 62 |
|
1 Peetero |
Peetero |
Babulooni |
a. 62-64 |
|
2 Peetero |
Peetero |
Babulooni (?) |
a. 64 |
|
1 Yokaana |
Omutume Yokaana |
Efeso, oba okuliraanawo |
a. 98 |
|
2 Yokaana |
Omutume Yokaana |
Efeso, oba okuliraanawo |
a. 98 |
|
3 Yokaana |
Omutume Yokaana |
Efeso, oba okuliraanawo |
a. 98 |
|
Yuda |
Yuda (muganda wa Yesu) |
Palesitayini (?) |
a. 65 |
|
Okubikkulirwa |
Omutume Yokaana |
Patumo |
a. 96 |
[Amannya g’abawandiisi b’ebitabo ebimu n’ebifo gye baabiwandiikira tebikakasibwa bulungi. Emyaka n’emyezi biteeberezebwa buteeberezebwa, ennukuta v. etegeeza “oluvannyuma lwagwo,” t. etegeeza “nga tegunnaba,” ne a. etegeeza “awo nga mu.”]