Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu 2018-2019—Omulabirizi w’Ekitundu

Kozesa programu eno okugoberera ebinaayigirizibwa ku lukuŋŋaana olunene olw’Abajulirwa ba Yakuwa olunaabeera mu kitundu kyammwe. Omutwe gw’olukuŋŋaana gugamba nti, ‘Yoleka Obuvumu!’

Yoleka Obuvumu!

Lwaki kiyinza okutubeerera ekizibu okwoleka obuvumu, era kiki ekiyinza okutuyamba okubwoleka?

Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu

Ebibuuzo bino bijja kuddibwamu ng’olukuŋŋaana lugenda mu maaso.