Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Ennyanjula

Ennyanjula
  • Wali ofiiriddwako omwagalwa wo?

  • Okyali munakuwavu?

  • Weetaaga obuyambi okusobola okugumira ennaku gy’olina?

  • Waliwo essuubi ery’okuddamu okulaba abafu?

  • Bwe libaawo, lye liriwa?

  • Tusobola tutya okuba abakakafu?

Mu katabo kano, tujja kufuna eby’okuddamu ebibudaabuda okuva mu Baibuli. Tukusaba okasome n’obwegendereza.