OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Agusito 2024
Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Okitobba 7–Noovemba 10, 2024.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 31
Yakuwa ky’Akoze Okununula Abantu Aboonoonyi
Kya kusomebwa okuva nga Okitobba 7-13, 2024.
Ebibuuzo Ebiva mu Basomi
Okussa eriiso ku muntu okwogerwako mu 2 Abassessalonika 3:14 kulina kukolebwa kibiina oba Bakristaayo kinnoomu?
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 33
Engeri Ekibiina Gye Kiyinza Okukoppa Endowooza Yakuwa gy’Alina ku Abo Abakoze Ekibi eky’Amaanyi
Kya kusomebwa okuva nga Okitobba 21-27, 2024.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 34
Engeri Abakadde Gye Bayinza Okulaga Aboonoonyi Okwagala n’Obusaasizi
Kya kusomebwa okuva nga Okitobba 28–Noovemba 3, 2024.
EKITUNDU EKY’OKUSOMA 35
Engeri Abakadde Gye Bayinza Okuyamba Abo Ababa Baggiddwa mu Kibiina
Kya kusomebwa okuva nga Noovemba 4-10, 2024.
Eri Abasomi
Omunaala guno gulimu ebitundu ebiraga engeri Yakuwa gy’atwalamu abo ababa bakoze ekibi eky’amaanyi era n’engeri gy’abayambamu. Ate era bitulaga engeri gye tusobola okukoppa okwagala kwe n’obusaasizi.