OMUNAALA GW'OMUKUUMI Apuli 2014 | Kikulu Okusaba Katonda?
Lwaki tusaanidde okusaba Katonda ng’ate amanyi bye twetaaga? Bayibuli eddamu ekibuuzo ekyo.
OMUTWE OGULI KUNGULU
Kikulu Okusaba Katonda?
Katonda asobola okuddamu okusaba wadde nga takoze byamagero.
BAYIBULI EKYUSA OBULAMU BW'ABANTU
Baakozesa Bayibuli Okuddamu Ebibuuzo Byange Byonna!
Isolina Lamela yali mubiikira, oluvannyuma n’afuuka Omukomunisiti, naye Abajulirwa ba Yakuwa baamuyigiriza Bayibuli n’asobola okutegeera ekigendererwa ky’obulamu.
Osobola Okuziyiza Ebikemo!
Waliwo ebintu bisatu ebisobola okukuyamba
Obadde Okimanyi?
Abaruumi baayisanga batya abaddu abaatolokanga? Lwaki langi eyakolebwanga mu kibuga Ttuulo ye yali esinga okuba ey’ebbeeyi mu kiseera ekyo?
Thomas Emlyn —Yali Muvvoozi oba Yalwanirira Amazima?
Okunoonyereza amazima agali mu Bayibuli kyamuleetera emitawaana mu ddiini ye, era kyamuviirako okutwalibwa mu kkooti eyitibwa Queen’s Bench Court.
Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino
Yesu ajja kuleeta emirembe ku nsi.
Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa
Obulamu Bulina Kigendererwa Ki?
Wali weebuuzizzaako nti, ‘Obulamu bulina kigendererwa ki?’ Soma omanye engeri Bayibuli gy’eddamu ekibuuzo ekyo.